Font Size
Olubereberye 29:33
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Olubereberye 29:33
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
33 (A)N’aba olubuto olulala, n’azaala omwana mulenzi, n’agamba nti, “Kubanga Mukama alabye nga ndi mukyawe, kyavudde ampa omwana owoobulenzi omulala; n’amutuuma erinnya Simyoni.”
Read full chapter
Okubala 26:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Okubala 26:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 (A)Ab’omu kika kya Simyoni ng’ennyiriri zaabwe bwe zaali be bano:
abaava mu Nemweri, lwe lunyiriri lw’Abanemweri;
abaava mu Yamini, lwe lunyiriri lw’Abayamini;
abaava mu Yakini, lwe lunyiriri lw’Abayakini;
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.