Olubereberye 16:5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)Salaayi n’agamba Ibulaamu nti, “Ekibi ekinkoleddwako kibeere ku ggwe. Nakuwa omuweereza wange mu kifuba kyo naye bw’alabye ng’ali lubuto n’annyooma. Mukama atulamule nze naawe!”
Read full chapter
Olubereberye 31:53
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
53 (A)Katonda wa Ibulayimu, era Katonda wa Nakoli,[a] Katonda wa kitaabwe atulamule.”
Yakobo naye n’alayirira bw’atyo Katonda, Entiisa ya kitaawe Isaaka.
Read full chapter
Yobu 5:8
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
8 (A)Naye nze, nzija kunoonya Katonda
era mmulekere ensonga zange.
Balam 11:27
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
27 (A)Kaakano sirina kye nkusobezza naye ggwe onnumbye okulwana nange. Kale Mukama, Omulamuzi, leero alamule wakati w’abaana ba Isirayiri n’abaana ba Amoni.’ ”
Read full chapter
1 Samwiri 26:10
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
10 (A)Mukama nga bw’ali omulamu, Mukama yennyini yali mukuba. Luliba lumu, olunaku lwe lulituuka n’afa, oba aligenda mu lutalo n’azikiririra eyo.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.