Font Size
Isaaya 8:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Isaaya 8:1
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Mukama Akozesa Bwasuli Okubonereza Isirayiri
8 (A)Awo Mukama Katonda n’aŋŋamba nti, “Kwata ekipande ekinene okiwandiikeko n’ekkalaamu nti: Kya Makerusalalukasubazi.”
Read full chapter
Kaabakuuku 2:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Kaabakuuku 2:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)Awo Mukama n’anziramu n’ayogera nti,
“Wandiika okwolesebwa okwo ku bipande.
Kuwandiike bulungi
ate omubaka gwe banaatuma, akutwale bunnambiro.
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya (LCB)
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.