Ebikolwa by’Abatume 8:12
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
12 (A)Naye bwe bakkiriza obubaka bwa Firipo ng’abuulira ku bwakabaka bwa Katonda n’erinnya lya Yesu Kristo abasajja n’abakazi ne babatizibwa.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 8:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)kubanga yali tannaba kubakkako, kubanga baali babatizibbwa mu linnya lya Mukama waffe Yesu kyokka.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 8:36
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
36 (A)Bwe baali bagenda ne batuuka awali amazzi, omulaawe n’agamba nti, “Laba amazzi! Kale lwaki sibatizibwa?”
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 8:38
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
38 Awo n’alagira omugoba w’eggaali lye okuyimirira, ne bakka mu mazzi, Firipo n’amubatiza.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 22:16
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
16 (A)Kaakano olinda ki? Situka obatizibwe onaazibweko ebibi byo nga bw’oyatudde erinnya lye.’
Read full chapter
Lukka 24:47
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
47 (A)Era mu linnya lye Enjiri ey’okwenenya n’okusonyiyibwa ebibi eribuulirwa amawanga gonna okutandikira mu Yerusaalemi.
Read full chapter
Ebikolwa by’Abatume 3:19
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
19 (A)Noolwekyo mwenenye, mukyuke, mulyoke mugibweko ebibi byammwe,
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.